Bukedde ku Sande Home Advertise Here
Search:  
Advanced Search in the Archive
   Discussion Board | Archive | Advertising | About Us | Staff |  Contact Us  
 BUKEDDE | ORUMURI | RUPINY | ETOP | SUNDAY VISION | BUKEDDE KU SSANDE
OMUKO OGUSOOKA

AMAWULIRE

EKIROWOOZO

EBBALUWA

EBYEMIZANNYO

EBYEDDIINI

ENSI EGUDDE EDDALU?

OKUTUNUULIRA AMAWULIRE

BUKEDDE BANNYANIKE

ZIRABAMUZAALE

TUWAYE

MANYA GY’OVA

EMBOOZI

Abagaba obutimba bw’ensiri babutyoobodde

NNASANYUKIDDE enteekateeka ey’okugabira abantu obutimba bw’ensiri egenda mu maaso mu Kampala n’ebitundu by’eggwanga ebirala. Byeyongerayo...

Ppaaka ekolebwe

TUKOLERA mu ppaaka ya takisi e Nateete naye obucaafu mu kifo kino bunaatera okutulemesa emirimu.
 Byeyongerayo...

Kyetaagisa nguudo

EMBEERA y’omugotteko gw’ebidduka mu Kampala wetuuse kyetaagisa okuzimba enguudo ez’omulembe eziyitira waggulu w’ebizimbe okufuna obuweerero.
 Byeyongerayo...

NEMA enoonyereze ku kivundu

EKIVUNDU ekiri wakati wa ofiisi z’ekitongole ky’emmwaanyi ekya UCDA n’essundiro ly’amafuta erya Shell ku luguudo oludda e Jinja kiva wa? Byeyongerayo...

Poliisi efulumye lipoota

Akatale k’ewa Kisekka nga kakutte omuliro ku Mmande ebintu bya buwumbi ne bitokomoka

WAYISE akabanga ng’omuliro ogutamanyiddwa nsibuko yaagwo gukwata obutale mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo ne gusaanyaawo eby’amaguzi bya bukadde wabula poliisi n’etafulumya lipoota ku bubenje buno obuzingiramu n’okwokya amasomero.
 Byeyongerayo...

LATEST HEADLINES
Top LRA rebel sent to war crimes court

More...

MP murder trial postponed

More...

enteruganda

Looking for business in Uganda... Look in the business directory of enterUganda !!!

© Copyright The New Vision 2000-2010. All rights reserved.