Bukedde ku Sande Home Advertise Here
Search:  
Advanced Search in the Archive
   Discussion Board | Archive | Advertising | About Us | Staff |  Contact Us  
 BUKEDDE | ORUMURI | RUPINY | ETOP | SUNDAY VISION | BUKEDDE KU SSANDE
OMUKO OGUSOOKA

AMAWULIRE

EKIROWOOZO

EBBALUWA

EBYEMIZANNYO

EBYEDDIINI

ENSI EGUDDE EDDALU?

OKUTUNUULIRA AMAWULIRE

BUKEDDE BANNYANIKE

ZIRABAMUZAALE

TUWAYE

MANYA GY’OVA

EMBOOZI

Ab’e Mukono baanirizza Omulabirizi waabwe omuggya

Omulabirizi wa Mukono omulonde Can. Ssebaggala owookusatu okuva ku kkono ne mukyala we baayaniriziddwa.

ABAKRISTAAYO beeyiye mu Lutikko e Mukono okwaniriza omulabirizi omuggya Can. Rev. James Ssebaggala Walusimbi mu maka ge ag’Obulabirizi wamu ne ku Lutikko mu butongole. Byeyongerayo...

Nabbi, abagoberezi emikisa agibagabira beebase wansi

LUBAALE maliba buli omu agambala bubwe, Abalokole bongedde obukodyo mu kusaba. Omusumba alagira abagoberezi beebake ku ttaka abasabire wuuno ate bw’aba tannajja ku katuuti basooka kufukamira okukeetooloola ne basaba nga batunuulidde entebe ye. Byeyongerayo...

Tufumiitirize ku Bayibuli ky’egamba ku kulonda

MU biseera bino ffenna tuli mu keetalo ka byakulonda bakulembeze baffe, Obukristu bwaffe butusoomoza okulaba ddala oba ekigambo kya Katonda kye tuwulira era kye tusoma buli lunaku kirina kye kikyusa mu bulamu bwaffe. Byeyongerayo...

LATEST HEADLINES
Top LRA rebel sent to war crimes court

More...

MP murder trial postponed

More...

enteruganda

Looking for business in Uganda... Look in the business directory of enterUganda !!!

© Copyright The New Vision 2000-2010. All rights reserved.