Bukedde ku Sande Home Advertise Here
Search:  
Advanced Search in the Archive
   Discussion Board | Archive | Advertising | About Us | Staff |  Contact Us  
 BUKEDDE | ORUMURI | RUPINY | ETOP | SUNDAY VISION | BUKEDDE KU SSANDE
OMUKO OGUSOOKA

AMAWULIRE

EKIROWOOZO

EBBALUWA

EBYEMIZANNYO

EBYEDDIINI

ENSI EGUDDE EDDALU?

OKUTUNUULIRA AMAWULIRE

BUKEDDE BANNYANIKE

ZIRABAMUZAALE

TUWAYE

MANYA GY’OVA

EMBOOZI

Amateeka ga Kiggundu ku beesimbyewo okuva ku Pulezidenti

Ying. Badru Kiggundu akulira akakiiko k’ebyokulonda ye yafulumizza amateeka gano.

SSENTEBE w’akakiiko k’ebyokulonda Ying. Badru Kiggundu, afulumizza amateeka agalina okugobererwa abeesimbyewo mu kulonda okubindabinda okuva ku kisinga obunene ekya Pulezidenti okutuukira ddala ku kansala w’oku ggombolola. Amateeka gano galambikiddwa bwegati: Byeyongerayo...

Ebigobererwa bassentebe ne bakansala

AYAGALA obwassentebe bwa disitulikiti, amateeka amalala agabakwatako kuliko, ateekwa okuba ng’abadde n’amaka mu kitundu ekyo mu myezi mukaaga egiyise. Ali wakati w’emyaka 30 - 70 ng’alina n’abamusemba ataano okuva mu buli ggombolola, emitwalo 200,000/- n’ebbaluwa ya S.6. Byeyongerayo...

Mukyala mukulu bamuyiiridde asidi

Nadende ng’apooca n’ebiwundu mu ddwaaliro e Kayunga

PROSCOVIA Nadende 38, apooceza mu ddwaaliro e Kayunga oluvannyuma lw’abazigu okumuteega mu kkubo ne bamuyiira asidi.
 Byeyongerayo...

Mmotoka za KCC zandibaggyibwako

ABAKUNGU ba KCC abeeguza mmotoka z’ekitongole kino ku beeyi ey’enseko boolekedde okuziggyibwako oluvannyuma lw ‘okulemwa okumalayo ssente entono kwe baazeeguliza. Byeyongerayo...

Asuddewo omwana ne yegadanga n’omusajja mu nsiko e Nakulabye

Nalubega (ku ddyo) n’omukyala eyalonda omwana we

NAKULABYE-POLIISI y’e Nakulabye ekutte Nakawere eyasuddewo omwana n’agenda okwerenga mu nguudo. Byeyongerayo...

LATEST HEADLINES
Top LRA rebel sent to war crimes court

More...

MP murder trial postponed

More...

enteruganda

Looking for business in Uganda... Look in the business directory of enterUganda !!!

© Copyright The New Vision 2000-2010. All rights reserved.